资讯
EYALI omuduumizi wa Poliisi mu bitundu by’eggwanga eby'enjawulo okuli Jinja Road, Butambala n’ewalala eyasangiddwa ng’afiiridde mu maka ge akwasizza abantu 4 okuli ne mukyala we.
Omukazi asambazze byonna ebyogerwa nti ye yavuddeko okufa kwa bba!
OMUYIMBI dokita Jose Chameleone asabye abamwegomba okumukoppako okwagala Katonda n’okumutenderezanga.
MUNNAYUGANDA nkubakyeyo e South Afrika, awuniikirizza ensi bwe yakutte emmotoka n’atomeratomera munnansi wa Zimbabwe emirundi 5 okutuusa lw’amusse ng’amulanga kumwagalira mukazi! Ali Mugoya yakutte ...
SHEILAH Gashumba yeesozze ensiike y’okutabula emiziki.
EKITEBE kya America mu Uganda kyakwongera okuwaayo obuyambi okulwanyisa ekirwadde kya Ebola okusaasaana n’okutaasa obulamu bw’abantu.
ABAKUGU bakyagenda mu maaso n'okwekebejja omulambo gw'omuserikale wa poliisi agambibwa okuba nti yesse.
ABATWALA abalamazi e Mecca bali mu kusattira oluvannyuma lw’ebbanga eryabaweebwa okuwaayo omuwendo gw’abalamazi 1,500 gwe bagenda okutwala omwaka guno kyokka Abasiraamu bangi tebannasasula. ABATWALA ...
OBUVUNAANYIZIBWA bwa Bannayuganda okulya emmere ennamu tebukoma kw’eyo ennime yokka wabula butuuka ne kw’ebyo ebirundibwa.
AKULIRA amakanisa ga Victory Church mu ggwanga, Dr. Joseph Sserwadda, asoomoozezza Bannaddiini nti, bakomye okwekkiriranya wabula boogere ebirumaeggwanga nga tebeetiiriridde.
"Bwe bubaawo mulina okukimanya nti obufumbo bw'abantu babiri bokka era ensonga muzigonjoole mwekka na mwekka!
Omutukuvu Paapa Francis, akulira Eklezia Katulika mu nsi yonna,afudde. Ono afiiridde mu ddwaaliro lya Rome Gemelli ku myaka 88 era abadde yaakamala mu ddwaaliro ennaku 38 okuva lwe baalangirira nti ...
当前正在显示可能无法访问的结果。
隐藏无法访问的结果