资讯

PAAPA Francis lwe yakyalako mu Uganda mu November 2025, yagenda e Namugongo ne Kololo ensi n’ensi y’omuntu gye baakung’aanira okubaawo ng’ekyafaayo kikolebwa.
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde ku Kaggo eyawummula Tofiri Kivumbi Malokweeza ekiseera kino omukosefu mu Maka ge agasangibwa e Kazo mu ggombolola ye Nabweru mu ssaza ly'e Kyadondo.
Emikwano egirimbira abaami abafumbo ekigendererwa kyabwe ki?
EKLEZIA mu ssaza ekkulu erya Kampala etangozza ekitabo ky'obubaka obukungubagira Paapa Francis ne saba abakristu okumusabira.
Baraka yawadde munne ebirabo ne batimba n’ebimuli mu kisenge mwe baabadde.
BRO. Ronnie Makabai, akulira Ekkanisa ya ETM ku Salaama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga ku lw’e Ntebe, alangidde Bannabyabufuzi abagendanga mu masabo okweraguza mu biseera by’okunoonya akalulu ...
OMUKADDE ow’emyaka 90 ali mu maziga oluvannyuma lwa muzzukulu we okutunda ekibanja kye ekiweza yiika emu n’ekitundu n’akiguza bbulooka wettaka era olumaze okukitunda n’addukira mu ggwanga lya Canada ...
DOKITA Jose Chameleone tawummudde. Yaakava mu Amerika okulongoosebwa akataago ng’eno yagendayo omwaka guwedde. Ku Lwomukaaga, yabaddeyo n’emmisa ey’okwebaza Katonda okumussuusa obulwadde e Lweza.
GYE buvuddeko, omuyimbi Alien Skin yakubwa n’emmotoka ye n’eyonoonebwa abavubuka e Iganga bwe yali mu kivvulu era poliisi n’etandika omuyiggo gw’abaakola kino.
EKITONGOLE kya KCCA kisindise abaserikale baakyo ne bagoba abakazi n’abavubuka ababadde basula mu kibangirizi ekirinaanye ekkanisa ya Watoto nga kibalanga okukyafuwazaawo nókulinnyirira omuddo.
Bino bitegeezeddwa amyuka ssentebe wa NRM mu buvanjuba, Capt. Mike Mukula mu nsisinkano gy’abaddemu ne sipiika Among wamu ne bassentebe ba NRM okuva mu zi disitulikiti okwetooloola eggwanga ku ...